Proline efunye omutendesi

By Musasi Wa

NGA yaakamala okuweebwa obumyuka bw’obutendesi bwa ttiimu y’eggwanga ey’abali wansi w’emyaka 20, Abdallah Mubiru agudde mu bintu bw’aweereddwa ogw’okutendeka Proline FC.

2011 12largeimg229 dec 2011 193047093 350x210

Bya Williams David Kibanga

NGA yaakamala okuweebwa obumyuka bw’obutendesi bwa ttiimu y’eggwanga ey’abali wansi w’emyaka 20, Abdallah Mubiru agudde mu bintu bw’aweereddwa ogw’okutendeka Proline FC.

Mubiru asikidde Mujib Kasule eyawumudde egy’obutendesi okwemalira ku mirimu gya FUFA.

“Ng’enda kutandika emirimu gyange mu Proline ku Lwokubiri okwetegekera oluzannya lwa liigi olwokubiri. Twakkiriziganyizza n’aba Proline nkukolera emyezi mukaaga nga bwe nneetegereza embeera olwo endagaano yange etunulwemu,” Mubiru bwe yategeezezza.

 

 

Proline efunye omutendesi