Golola ajeregedde Tugume gy'azaalwa

By Josephat Sseguya

Pulomoota waabwe, Ssuudi Lukwago ye yabadde ayogera ng'agamba nti, Tugume azaalwa ku kyalo okwo e Ggaba ekyanyiizizza Golola n'alinnya ku mmeeza n'amusikako akazindaalo n'abuuza nti, "Gwe bazaala e Ggaba nange ani asinga obuwagizi ku kyalo?" Olwo enduulu n'etta abawagira Golola.

Malawo0 350x210

MOSES Golola avulugidde Titus Tugume ku butaka e Ggaba bw'ayogedde ebigambo ng'amansuka bimansuke abawagizi ne bakuba enduulu.

Pulomoota waabwe, Ssuudi Lukwago ye yabadde ayogera ng'agamba nti, Tugume azaalwa ku kyalo okwo e Ggaba ekyanyiizizza Golola n'alinnya ku mmeeza n'amusikako akazindaalo n'abuuza nti, "Gwe bazaala e Ggaba nange ani asinga obuwagizi ku kyalo?" Olwo enduulu n'etta abawagira Golola.

Baabadde Ggaba ku mwalo nga beetegekera okubbinkana ku Ssande mu lulwana lw'ensambaggere.