'Mujje tuddukire Kabaka, emisinde gya ku Ssande eno'

By Musasi wa Bukedde

EMISINDE gy'amazaalibwa ga Kabaka ag'emyaka 63 giddukibwa nkya ku Ssande (April 8).

Wampa 350x210

EMISINDE gy'amazaalibwa ga Kabaka ag'emyaka 63 giddukibwa nkya ku Ssande (April 8).

Okugyetabamu osasula 10,000/- ku ofiisi za Vision Group efulumya ne Bukedde, amaduuka ga Airtel, ku Bulange - Mmengo wamu n'enkola ya Airtel Money.

Gigenda kuddukibwa mu kiromita 21,10 ne 5, era giwagiddwa Bukedde, Airtel, Rwenzori Water, MAAD Averstising ne Post Bank.