Museveni ayozaayozezza Cheptegei

By Musasi wa Bukedde

Museveni ayozaayozezza Cheptegei

Joshuacheptegei2650434 350x210

Pulezidenti Yoweri Museveni yasinzidde ku mukutu gwe ogwa twitter n'ayozaayoza Cheptegei gwe yagambye nti Uganda emwenyumirizaamu nnyo olw'obuwanguzi bwe yatuuseeko.

Cheptegei asuubirwa okudda mu nsiike ku Lwokutaano okulwanira omudaali mu mbiro za mita 10000.