ManCity bagikubye awaluma

By Musasi wa Bukedde

Mu mpaka za Premier League, ManCity egudde ku Ngo eriko omwana aba Wolves we babalumbye ku Etihad ne babasandabulirawo ggoolo 2-0.

Egnb6vlwwamptix 350x210

Mu mpaka za Premier League, ManCity egudde ku Ngo eriko omwana aba Wolves we babalumbye ku Etihad ne babasandabulirawo ggoolo 2-0.

Ggoolo za Wolves ziteebeddwa Traore Adama.

Mu mirala; Arsenal 1-0 Bournemouth Southampton 1-4 Chelsea