Embaga z'abasomi ba Bukedde

By Musasi wa Bukedde

Embaga z'abasomi ba Bukedde

Beta3 350x210

EMBAGA Z'ABASOMI BA BUKEDDE

 avio ogers bosa ne sther amirembe baagatiddwa mu bufumbo obutukuvu ku kanisa ya ntebbe ull ospel nga ecember 3 2016 bagenyi baabwe baabasemberezza ku wooteeri ya anctum e itala Savio Rogers Bbosa ne Esther Namirembe baagatiddwa mu bufumbo obutukuvu ku Kkanisa ya Entebbe Full Gospel nga December 3, 2016. Abagenyi baabwe baabasemberezza ku wooteeri ya Sanctum e Kitala.  
 Olivia Harriet Nanyange yayanjudde kabiite we Livingstone Engole ow’e Kiwaatule mu maka ga jjajjaawe, omugenzi Ssaalongo Kyambadde e Kisaasi
  Hairat Mudondo yayanjudde omulenzi we Ismail Kakaire mu bazadde be e Bubenge mu ssaza ly’e Bugweri mu disitulikiti y’e Iganga nga December 12, 2016.