Muwala w'omuzibe afulumizza 'Ful Doz' y'omukwano

By Musasi Wa

Omuyimbi Betty Sserwadda, abangi gwe bamanyi nga muwala w'omuzibe akubye oluyimba olupya lw'atuumye 'Ful Doz'.

Omuyimbi Betty Sserwadda, abangi gwe bamanyi nga muwala w'omuzibe akubye oluyimba olupya lw'atuumye 'Ful Doz'.

Sserwadda agamba nti akayimba ekivuddeko okutuuma 'Ful Doz' kubanga kakwata ku mukwano gw'olina okulaga omwagalwa wo n'atatolotooma sinakindi okuwankawanka.

Agamba nti 'Ful Doz' terusosola mu myaka, omuntu yenna ali mu myaka egikkirizibwa okubeera mu laavu lumugwanira.

Oluyimba yalukoledde mu situdiyo ya Hinterland e Makindye nga w'osomera ateekateeka kufulumya vidiyo yaalwo.

Muwala w''omuzibe afulumizza ''Ful Doz'' y''omukwano