Sikkiriza ‘kid’ kunvuga

By Musasi wa Bukedde

ONO omuserikale wa poliisi akulira ebikwekweto ku poliisi y’oku Kaleerwe, John Nabongho abalirira obulamu bwe.

United1 350x210

ONO omuserikale wa poliisi akulira ebikwekweto ku poliisi y’oku Kaleerwe, John Nabongho abalirira obulamu bwe.

Bwe yapangisizza bodaboda y’akagaali, yagaanyi omuvubuka eyabadde akavuga okumuvuga anti bwe baamaze okutegeeragana gye yabadde agenda kwe kumugamba nti ajja kumusasula naye tayinza kumukkiriza kumukuba kigwo ng’alaba.

Omuvubuka naye kwe kutuula n’anyumirwa effuta era olwatuuse we yabadde ayagala n’amusasula buli omu n’akwata erirye.