Kino kitiibwa oba?

By Musasi wa Bukedde

OMUKYALA ono eyalabise nga ssente zimuyitaba nga yenna yeesaze akagoye kookoonyo, yeewuunyisizza abeetabye mu lukuηηaana lwa Bannayuganda abali mu Amerika olwa UNAA Causes olw’engeri omusajja gye yamufukaamiridde kyokka n’atamukomako.

Nyege 350x210

Mu buwangwa, tukimanyi nti abakazi be bafukaamirira abasajja era abaabalabye naddala Bannayuganda abaavudde e Uganda, bakira bali mu bwama nga beebuuza nti, omusajja yabadde awa mukazi kitiibwa, kwabadde kutulugunya musajja oba laavu ye yabadde emulinnye ku mutwe. Ekituufu ku byonna, Nze naawe.