Ab’e Kawempe batandise okusonda ez’Oluwalo

By Musasi wa Bukedde

MEEYA wa Munisipaali y’e Kawempe Dr. Emmanuel Sserunjogi n’abakungu okuva e Mmengo batandise okukuhhaanya. Oluwalo lwabwe n’okunyikiza omwoyo gwa Buganda eri abatuuze.

Gaba 350x210

Ekibinja kino okwabadde n’atwala eggombolola y’e Kawempe Hajji Muhammad Mulaggusi baatambudde mu madduuka n’amakolero nga batunda satifikeeti nga ssente za kussa mu ggwanika lya Buganda.