Balaze waaka ku mpaka z'emisono ezaategekeddwa Abraynz ku Serena Hotel mu Kampala

By Martin Ndijjo

Balaze waaka ku mukolo gw'okwolesa emisono ogwategekeddwa Abraynz ku Serena Hotel mu Kampala

Whatsappimage20191213at212901copy 350x210

Balaze waaka ku mukolo gw'okwolesa emisono ogwategekeddwa Abraynz ku Serena Hotel mu Kampala.

Omukolo gwetabiddwaako n'omuyimbi Omumerika era kafulu mu kwolesa emisono, Jidenna.

Empaka z’eby’emisono zino eza Abryanz Style and Fashion Awards 2019 (ASFA) zivujjirirwa Brian Ahumuza.

Wadde omukolo guno gwategekeddwa kusiima bannabyamisono abasukkulumye ku bannaabwe mu biti eby’enjawulo, oyinza okulowooza bali mu mpaka za kulonda sereebu w’olunaku asinze okwambala olw’emisono gy’engoye abavubuka gye beesaze nga bw'olaba mu bifaananyi!

 

 

 

 

alt=''

 

 

 

 

 

 

alt=''

 

 

alt=''

 

 

alt=''