Emboozi 50 ezisinze okusomwa mu 2013

By Musasi Wa

OMWAKA 2013 emboozi nnyingi ezisomeddwa ku mukutu gwaffe guno Bukedde Online.

2013 12largeimg230 dec 2013 223409167 350x210OMWAKA 2013 emboozi nnyingi ezisomeddwa ku mukutu gwaffe guno Bukedde Online.

Tukuleetedde emboozi ataano (50) ezisinze okusomya omwaka guno.

 1. Omuyimbi Martin Angume afudde
 2. Poliisi eyodde 100 abazina ekimansulo e Ndejje nga bali bute!
 3.  Stecia Mayanja, bba Kitaka amusikizza embooko
 4. 'Obugagga mbuggye mu ggwanika'
 5. Embaga y'Omulangira Wassajja; Kabaka alabiseeko eri Obuganda
 6. Tuzudde omugagga Ssemwanga gy’azaalwa
 7. Besigye alina ke yeekoledde
 8. Bannayuganda abali mu Amerika: Bangi basula ku nguudo ate abaasoma bayoola ccupa
 9. Bannayuganda abali e Japan boogedde ebyama ku bya Iryn
 10. Ziizino goloofa ababaka mwe bawummulira
 11. Poliisi erabudde abawala abatambala mpale mu lujjudde: 'Osibwa myaka 2’
 12. Omusumba akwatiddwa lwa kusigula mukazi
 13. Ssisinkana Kabaka awasa embeerera buli mwaka!
 14. Iryn Namubiru bamukwatidde e Japan
 15. Bad Black akwatiddwa e Rwanda
 16. Bukenya awadde Iryn ssente
 17. Munnayuganda ow’e London asazeeko mukazi we obulago
 18. Nkooye okunaaza abakadde ne nsalawo okudda ku butaka - Mukyala Neyiba
 19. James Mulwana alese ekiraamo ekikambwe
 20. Wuuno Fiina wa Bugembe amukubya omutima be ttu ttu...!
 21.  Omulema awasizza embooko ne yeewaana: Teri musajja ansinga kumanya mukwano
 22. Specioza abotodde ebyama mu kuziika bba
 23. Abakungubazi bakoze effujjo mu lumbe lwa Angume
 24. Lutaaya azimbidde Irene kalina ya bukadde 600
 25. Omwana wuuno ow’ebyamagero
 26. ‘Omuzimu gwa Angume gungobye ku kitanda’
 27. Omuyimbi Angume obulwadde bumweyongedde, takyayogera
 28. Nviira ku musajja
 29. Sophie Nantongo ne Simbwa bakubye abadigize ebibajjo bya laavu
 30. Stecia yali wa bisiraani - Kitaka
 31. Enjaga gye baakutte ne Iryn eyongera maanyi ga kisajja: Alaajanye ku mbeera y’ekkomera
 32. Eyawerekedde bba ng’agenda okwanjulwa muggyawe avuddeyo ennyindo y’enkata
 33. Bannayuganda 46 balinze kuttibwa e China
 34. Mariam Ndagire ne Wannyana beefuulidde Ssegawa: Talina mukwano
 35. Bamalaaya bazze na nkuba mpya mu Kampala
 36. Paasita Bugembe ennyambala y’Abawalabu emukutte omubabiro
 37. Omugagga eyatomeddwa mukaziwe alese ebyobugagga bya buwumbi
 38. Omuyimbi eyafumitibwa Rabadaba ekiso afudde
 39. Ssemakookiro ali mu Lubiri azannya: Akuze
 40. Dr Tee atabuse: Betty Mpologoma amugasseeko omukazi omulala
 41. Dr. James Mulwana afudde
 42. Omubaka bamukutte ne muk'omusajja
 43. Engeri Black gye yakwatiddwaamu e Rwanda
 44. Namatovu akaabidde mu kivvulu e Zzana
 45. Kayanja avuddeyo ku bya mutabaniwe okumuwa obutwa
 46. Aba KCCA bazinze ba malaaya ku ku luguudo lwa Mawanda
 47. Sudhir awambye edduuka lya Ssebaggala lwa bbanja
 48. Tuzudde ebibinja ebyambula abakazi emisana ttuku
 49. Black yeeyongeddeyo e Japan
 50. Obufumbo bw'Omumbejja wa Tooro busasise

Emboozi 50 ezisinze okusomwa mu 2013