Ayagala tunyumyemu kuba 07852...

By Musasi Wa

Weenyumiriza mu ki ku mubiri gwo? Akawato kange akalinga olukende lw’ennumba ky’ekyokulwanyisa kyange era nkakasa katuuza abasajja obufoofofo. Anneetaaze nkubiraako ku 0785 221 2999 tunyumyemu ku bya bizinensi.

 Bbebi kiki ekiriwo?

Nange sikiraba...

Mbuulira ku mannya go.

Nze Ronah Karungi amanyiddwa nga Ronah Kay, mbeera Nansana.

Simanyi oli mufumbo, oba ennamba yo ngiwe Phillip Kaggwa owa Abanoonya ku Bukedde Ttivvi?

Nedda ssinoonya

Naye ng’ondabikira okwagala ennyo enguliko...

Kiki ky’otegeeza?

Ng'amba ebyamasanyu.

Teri muntu alabika bulungi n’atayagala byamasanyu mpozzi nga mwavu.

Kiki ekisinga okukunyumira?

Nnyumirwa nnyo okubeera ne ssente mu nsawo, kye nva nfuba okuzinoonya. Ekirala nnyumira okukuba eddubi era buli Ssande hhenda ne mpuga. Mpozzi mpoomerwa nnyo n’ebyenda by’embuzi.

Weenyumiriza mu ki ku mubiri gwo?

Akawato kange akalinga olukende lw’ennumba ky’ekyokulwanyisa kyange era nkakasa katuuza abasajja obufoofofo. Anneetaaze nkubiraako ku 0785 221 2999 tunyumyemu ku bya bizinensi.

Ayagala tunyumyemu kuba 07852...