Enjegere n'obunyere

By Musasi Wa

Kati twogera kyere Luli twali ku njegere

Kati twogera kyere

Luli twali ku njegere 

Laba tusiba bunyere

Ne tulyako n’akamere                 

Naye ku mulembe guli

Ng’onyega aba wa kaguli

Oba n’okuba omuduli

Nga n’erinnya ye nguli!

Enjegere n''obunyere