Eyali Minisita Byandala yejjeerezeddwa egy'obulyake

EYALI minisita w’enguudo, Abraham Byandala kkooti y'abalyake n'abakenuzi e Kololo emwejjeerezza emisango gy'okufiiriza gavumenti ssente ezisoba mu buwumbi 24 ezaafiira mu kukola oluguudo lwa Mukono - Katosi