Temukweka babbi

ABAKYALA abalina abaami abamenyi b’amateeka muleme kubakwekwe. Bagenda ne batemya ku poliisi ku bantu be bateebereza okuba abamenyi bamateeka kyokka bwe batuuka mu maka gaabwe okunoonyereza ng’abakyala babakweka.

Kino oluusi kye kivuddeko obumenyi bw’amateeka okugenda mu maaso kuba amazima abakyala
bagakwekka. Nsaba poliisi abakyala abagezaako okubikkirira abaami baabwe nabo babakwate
bavunaanibwe kuba baba batulemesa okutereeza ekitundu.

Singa omukyala agezaako okumubikirira n’abalemesa okwaza ennyumba mukikole ku kifuba okuzuula ekituufu.

Ennaku zino abakazi nabo bayaaye tebakyalina mazima kuba bangi be bakwatira mu bubbi.
Henry Kalyango,
Kireka.

Temukweka babbi