Afande Muleterwa okutuula ku bodaboda kumuswaza?

AKULIRA ekitongole kya poliisi ekigitabagana n’omuntu waabulijjo mu Kampala n’emiriraano, Anatoli Muleterwa kirabika bodaboda emuswaza.

AKULIRA ekitongole kya poliisi ekigitabagana n’omuntu waabulijjo mu Kampala n’emiriraano, Anatoli Muleterwa kirabika bodaboda emuswaza.

Muleterwa, eyaakakuzibwa okuva ku ddaala lya Senior Superintendent of Police (SSP) n’atuuka kulya Assistant Commissioner of Police (ACP) yalabiddwa ng’atudde ku bodaboda gye buvuddeko, abaamulabye ne beebuuza nti omukulu eyaakongerwako amayinja akyayagala okutambulira ku bodaboda!

Kyokka yalabye bamukuba ekifaananyi kwe kulabula eyabadde ekimukuba n’alabika ng’atayagala bamulabe ng’ali ku bodaboda.

Mukulu olulala oyambalanga ekikoofira.

Afande Muleterwa okutuula ku bodaboda kumuswaza?