Omuyimbi Beenie Gunter alaajanye: 'Abawala bandi bulala'

Omuyimbi omuto Beenie Gunter, ng'amannya ge amatuufu ye Crescent Baguma alaajanye olwa byanabiwala ebimutawaanya okujula okumulemesa okuyimba.

 Beenie Gunter

Omuyimbi omuto Beenie Gunter, ng'amannya ge amatuufu ye Crescent Baguma alaajanye olwa byanabiwala ebimutawaanya okujula okumulemesa okuyimba.

Baguma (23) eyakuyimbilra ennyimba okuli; Nishike ng'eno kolabo ne Pallaso, Tubaayo, 'No offence' ne Sheeba agamba yafuna omuwala amubiita era gw'atwala nga nga mukazi kyokka abawala bamukwana ku nkya n'eggulo nga batuuse n'okulemesa okuyimba.

Bino Beenie Gunter yabyogedde mu yintaviyu ne New Vision.