Dr. Ssengendo alayiziddwa ku ky'obumyuka bwa Ssaabawandiisi owa IOC

Mugoya ng'ayozaayoza Dr. Ssengendo.

Dr. Ahmed Ssengendo  akulira yunivaasite y'e Mbale  alayiziddwa ku bumyuka bwa Ssaabawandiisi w'ekibiina  ekitwala amawanga g'Abasiraamu mu nsi yonna  (IOC).  Alondeddwa ku kya Ssaabawandiisi avudde mu ggwanga lya Chad nag ye Hissen Taha. Ono amaze ebbanga lya myaka 25 ng'akulira yunivaasite Y'obusiraamu ey'e Mbale. Atandiseewo n'endala nga mu Arua.