Pulezidenti Museveni bamwaniriza mu ssanyu eTororo

Abantu nga basanyukira Pulezidenti Museveni e Tororo olwaleero.

Abawagizi ba NRM e Tororo balaze pulezidenti Museveni omukwano ,abamu balabiddwaako nga bonna beesize langi ya kyenvu .

Pulezidenti Museveni olwaleero lwatandise okuba kampeyini mu bitundu by'e Bukedi nga atandise na kusisinkana bakulembeze ba NRM okuva mudistulikitti ye Tororo ,Budaka  ne Butaleja.

Basanyuse Bya Nsusso Okulaba Ku Pulezidenti Museveni.

Aba Nrm Nga Basanyukira Pulezidenti Museveni E Tororo Olwaleero.

Pulezidenti Museveni Ng'awuubira Ku Bawagizi Be E Tororo

Ono Yesiize Kyenvu

Pulezidenti Museveni E Tororo.

Ebipande Bya Pulezidenti Museveni Nga Bitimbiddwa Ku Nguudo Z'e Tororo.