Olwaleero Pulezidenti Museveni agguddewo akatale e Tororo akatuumidwa Tororo Central Market .

Akatale k'e Tororo akawemmense obukadde 28.

Olwaleero Pulezidenti Museveni agguddewo akatale e Tororo akatuumidwa Tororo Central Market .

Akatale kano kazimbidwa nga ka mutindo gwa waggulu nnyo era  kaakukolebwamu abasuubuzi abasoba mu 2000 era kabalirwamu obuwumbi 28.

Pulezidenti Ng'agenda Okuggulawo Akatale K'e Tororo

Akatale Bwe Kalabika Munda

Kaabuyonjo Eziri Mu Katale K'e Tororo.

Emidaala Nga Bwe Gifaanana

Erimu Mu Mafumbiro Agali Mu Katale Kano.