Tetwagala bakazi basaba ssente, naffe twagala abasajja abeesobola

Nze William Ouma 25, nnoonya mukyala.

Nze Niko, njagala sugammami ali wakati w'emyaka 30 -50 nga yeesuza. Kuba 0750346824.

Nze Crispus Ivy, nnina emyaka 22, mbeera Busembatya. Sirina ssente naye nnoonya omukazi alinamu ku ssente tukole omukwano, ate ndi mwetegefu okwekebeza omusaayi. Sifaayo ku myaka, asiimye kuba ku, 0756516753 oba 0785791241.

Noonya sugammami alina ssente tukole omukwano. Nkubira ku 0782044899.

Nze Emma 22 ndi Mukono njagala omukyala ali wakati w'emyaka 18 - 24. Njagala nga mweru nnyo ate nga mugezi era ng'akola. Kuba 0700367081.

Nze Hamuza K. nnoonya omukyala ow'okuwasa anaantwala ewaabwe. Sifa ku ddiini na ggwanga kasita oba ng'olina empisa. Omwetegefu kuba 0758857987 oba 0783729381.

Nze Sam abeera e Mukono, nnina emyaka 34. Ndi musajja Muganda era nasomako. Njagala sugammami ng'alina ku ssente. Njagala ali wakati w'emyaka 35 - 50 ng'akola kuba nange nkola. Omuyaaye totawaana. Kuba 0709982317.

Nnoonya sugammami alinawo ku ssente kuba nange nkola. Njagala ali wakati w'emyaka 35 - 48 nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Nze nnina emyaka 33 nga mbeera Mpereerwe. Ali siriyaasi kuba 0787862253.

Nnoonya omukazi nga munene ng'alabika bulungi ng'ali wakati w'emyaka 25 - 35. Ali siriyaasi kuba 0775380928.

Nze Oscar 30, mbeera Kawanda. Nnoonya sugammami atya Katonda ng'ali wakati w'emyaka 30 - 60. Kuba 0772539508.

Nze Jolly, nnoonya omukyala ali wakati w'emyaka 20 - 30 ng'abeera mu Kampala. Kuba 0752351588.

Nze KS, mbeera Kakerenge mu Bombo. Nnoonya omukyala omunene nga mulungi ate ng'alina empisa. Kuba 0759276750.

Nze Asan nnina emyaka 27, noonya omukyala Omusiraamu ng'ali wakati w'emyaka 20 - 25. Tulina okugenda ku musaayi. Ow'abaana n'asaba tulansipooti temutawaana.
Kuba 0777429808.

Nze Kafu, nnoonya sugammami alina ku ssente. Kuba 0757447124.

Nze Abbey e Kawempe, nnoonya omuwala ow'okuwasa ng'ali wakati w'emyaka 18 - 27 nga wa mazima. Kuba 0703036267.

Nnoonya sugammami ng'ali siriyaasi. Sifa ku myaka, nze nnina 30. Kuba 0706246639.

Nze Dan mbeera Buwama, nnina emyaka 28. Nnoonya omubeezi ali wakati w'emyaka 20 - 25. Kuba 0708944053.

Nze Segawa nnina emyaka 25, nnoonya omukazi ali wakati w'emyaka 20 - 24 nga mwetefu okufumbirwa ate ng'alina empisa. Kuba 0701189584.

 TWAGALA BASAJJA ABEESOBOLA

Nze Hajarah Nansubuga, nnina emyaka 38 mbeera Kabowa. Ndi musuubuzi wa matooke, nnina omwana omu. Nnoonya omwami omuntumulamu ne bwaba mufumbo sirina buzibu. Njagala ali wakati w'emyaka 40 -60. Kuba 0704613660 twogere.

Nze N.M 53, neddira Mpologoma mbeera Mpereerwe. Ndi Mukatoliki era ndi muntu mulamu. Nnoonya mwami gwe naabeera naye ne tutambuza obulamu. Njagala anaasobola okundabirira n'okwekebeza omusaayi. Eyeewa ekitiibwa kuba, 0706664848.

Nze N.L nnina emyaka 36, neddira Mmamba. Nnazaalako naye nnoonya omwami akuze mu birowoozo, atya Katonda nga naye muzadde nga wa buvunaanyizibwa ng'alabika bulungi ate ng'akuuma ekigambo kye. Nkola era neetaaga annyongerako nga yeewa ekitiibwa. Kuba 0706837361.

Nze Hadijja Nannyonjo 36, mbeera Kawempe, nnina abaana babiri. Nasomako era neddira Nnyonyi. Nnoonya mwami sifa ku ddiini kasita aba n'obusobozi bw'okundabirira. Njagala amanyi omukwano nga wa buvunaanyizibwa nga wa myaka 40 n'okweyongerayo. Kuba 0786100286.

Nze Sarah Nakanwagi 28 mbeera Ntebe, nnina omwana omu nga ntunda dduuka, neddira Ngabi. Nnoonya omwami ali wakati w'emyaka 35 - 55 omwetegefu okwekebeza omusaayi ate ng'akola omulimu gw'obuvunaanyizibwa. Omusiraamu kuba 0758508887.

Nze Nankabirwa mbeera Kasubi. Nnoonya omwami ali wakati w'emyaka 30 -35. Nze nnina 30. Ayagala obufumbo ate nga mwetegefu okwekebeza omusaayi kuba 0784700061.

Nze Joan nnina emyaka 31, mbeera Luweero. Nnoonya omwami ali wakati w'emyaka 30 - 55. Kuba 0755604943.

Nze Norah e Mubende. Nnoonya musajja Omulokole ng'ali wakati w'emyaka 35 -
39 kuba nange ndi mulokole. Kuba 0702789732.

Nze Suzan, nnina emyaka 43 n'abaana. Nnoonya omwami atya Katonda nga si mufumbo oba nga ssemwandu nga yakoowa eby'ekiyaaye. Njagala ali wakati w'emyaka 45 - 70. Okwekebeza omusaayi tteeka. Kuba 0771229261.

Nze Faith nina emyaka 35 n'abaana 3 ndi ku ddagala. Nnoonya omwami ali siriyaasi okukola amaka nga naye ali ku ddagala. Njagala ali wakati w'emyaka 37- 45 nga si mufumbo era nga si Musiraamu. Njagala nga yazimba ate ng'alabika bulungi kuba nange ndabika bulungi ate ng'alina omulimu gw'obuvunaanyizibwa. Kuba 0705904260.