'Abasajja bazibu, yanfunyisa olubuto n'aηηamba nduggyemu'

Okumanya abasajja bazibu, yatuuka n’okungamba nti olubuto ayagala nduggyemu kuba ye yali ayagala muntu so si mwana.

Nze Tereza Babirye mbeera Bwaise. Omusajja twasisinkanira Nsambya gye nali nkolera n’ankwana ne tusiimagana omwaka oguwedde.

Abeera Butambala ate nze mbeera Bwaise naye tubadde tulabagana buli wetwagalidde.

Gye buvuddeko, omusajja yanfunyisizza olubuto nga twakatandika okubeera ffembi wabula omusajja olwamutegeezezzanga bwe yanfunyisizza olubuto n’atandikirawo okunecangirako.

 Okumanya abasajja bazibu, yatuuka n’okungamba nti olubuto ayagala nduggyemu kuba ye yali ayagala muntu so si mwana.

Nagaana okuluggyamu. Ebirala laba mu Bukedde w’Olwokusatu.

https://vpg.visiongroup.co.ug/flippaper/fp/access.php