Isma atabukidde Bajjo olw'obutamuyita ku mukolo

Isma atera okubeera ku mikutu gya sosolo midiya egy'enjawulo ng'avuma abantu n'okuboogerera ebikankana atabukidde omutegesi w'ebivvulu Andrew Mukasa amanyiddwa nga Bajjo olw'obutamuyita ku mukolo.