TOP

Singa si miziki nandibadde nzannya nnamba 3 ya Cranes'

Added 12th September 2014

LEKA nzine... ne nzinamu maama obulamu bwa kiseera ate omuziki zuuli saana… Nze sitya loosi... ndi bboosi...

LEKA nzine... ne nzinamu maama obulamu bwa kiseera ate omuziki
zuuli saana… Nze sitya loosi... ndi bboosi...


Bino bye bimu ku bigambo ebiri mu luyimba lwa Eddie Kenzo Sitya loosi’, olumuwuuba ennaku zino. Alutongoza ku Lwokutaano olujja nga September 19, 2014 ku Kati Kati e Lugogo.

       Kenzo n’omuwala gwe yakola naye vidiyo ya ‘Nice & lovely             

Ekivvulu kye Bukedde Fa Ma 100.5 ne 106.8 Embuutikizi. Oluyimba luno lumenye likodi mu nnyimba za Bannayuganda eziri ku you tube.
Abantu abasoba mu bukadde bubiri ku mukutu gwa you tube balaze nti lubakolera.

Rema ng’ayimbira maama wa Kenzo mu kivvulu kya Kamunguluze e Lugogo omwaka oguwedde.

Oluyimba luno lukubwa ku mikutu egy’amannyi mu nsi y’onna okuli BBC ne Channel O.

Omwaka guno oyinza okugamba nti Kenzo agwetisse.

Yawangudde engule ya ‘BEST NEW MUSIC ACT (Africa) Award mu mpaka za ‘Afro Australia Music & Movie Awards 2014’(AAMMA) ezaabadde mu Australia.

Tracy,maama w’omwana wa Kenzo

Kenzo bw’anaava ku Kati Kati, enkeera agenda Mukono ku Satellite Beach, Jazz Bridge e Ntebe, Masaka ne Mbarara.

Kenzo (wakati) n’abaana abaazina mu vidiyo ya ‘Sitya loosi’.

NNINA SITAMINA NKYAZAALA - KENZO

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

RDC Kirabira ne ssentebe Matia Bwanika nga batema ddansi. EBIFAANANYI BYA PETER SSAAVA

CAO wa Wakiso atabaganyizza...

Akabaga kano akaabaddewo ku Lwokuna ku Maya Nature resort mu ggombolola y'e Nsangi e Wakiso, keetabiddwaako abakulira...

Omugenzi Sgt. Dick Magala

Abapoliisi abaafiiridde mu ...

GIBADDE miranga na kwazirana ku kitebe ky’ekitongole kya poliisi ekinoonyereza ku buzzi bw’emisango (CID) e Kibuli...

Ebimu ku bibala ebitwalibwa ebweru. Mu katono ye Kanyije.

Abatwala ebirime ebweru bee...

Abat wala ebirime ebweru w’eggwanga beemulugunya ku buseere bw’entambula y’ennyonyi ez’emigugu ng’ebisale byalinnyisibwa...

Ssentebe wa Luwafu B, Iga Gonzaga ng’annyonnyola abamu ku batuuze be ebyavudde mu kkooti.

Kkooti eyimirizza NEMA okug...

ABATUUZE b’e Kansanga abasoba mu 300 bafunye ku buweerero Kkooti Enkulu bw’efulumizza ekiragiro ekigaana ekitongole...

Abamu ku baffamire mu maka ga Maj. Mukasa e Kagoma.

Munnamagye eyayambako okule...

MUNNAMAGYE omulala, Maj. Gen. Eric Mukasa 60, eyakuba emmundu okuwamba enkambi y’e Kaweeweeta mu lutalo olwaleeta...