TOP

Bad Black yeeyubudde: Kati yeeyita Snail Baby

Added 5th January 2017

'Nkooye erinnya lya Bad Black olwensonga libadde n'ebizibu bingi nnyo omwaka oguwedde era buli anaalimpita omwaka guno sijja kumwanukula, ' Namuyimbwa bwe yategeezezza.

 Bad Black kati eyeeyita Snail Baby

Bad Black kati eyeeyita Snail Baby

Shanita Namuyimbwa bino yabyogedde ku pulogulaamu ya Full Doz  ku Bukedde Tv ku Lwokutaano lwa wiiki ewedde.

'Nkooye erinnya lya Bad Black olwensonga libadde n'ebizibu bingi nnyo omwaka oguwedde era buli anaalimpita omwaka guno sijja kumwanukula, ' Namuyimbwa bwe yategeezezza.

Ku bizibu ebimu by'agamba erinnya lino lye byamureetera kwe kuli okusibwa mu nkomyo okumala emyaka 4 oluvannyuma lw'omulamuzi Catherine Bamugemereire okusingisa omusango gw'obulyake omwaka gwa 2012.

Okwetuuma erinnya lino erya 'Snail Baby' yeegeraagerenyizza ku kkovu ly'agamba nti lisooba naye  nga lirina omulamwa era nga lya bulabe singa kakutanda n'olicankalanya.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omuwagizi wa NUP ng'abuuka ku mmotoka ya Bobi Wine okuwona abapoliisi okumukwata.

Omuwagizi wa NUP abuuse aba...

Bobi Wine bwe yabadde e Luuka gye buvuddeko gye baamukwatidde ne bamusibira e Nalufenya bingi ebyabaddewo. Muno...

Okilu nga bamusiba bamwokye.

Ono omubbi alula ! Babadde ...

OMUVUBUKA aludde ng'abatuuze bamulumirizza okubamenyera amayumba n'abanyagulula bamukutte lubona ng'abba ne bamusiba...

Omusawo w'ekinnansi ne bba.

Omusawo wekinnansi ne bba b...

OMUSAWO w'ekinnansi, Rosemary Nabakooza azinye amazina agagete n'abasajja n'awuniikiriza abatuuze abeetabye mu...

Sseviiri ng'aalaga ebisago ebyamutuusiddwaako abaamukubye.

Bawambye abeesimbyewo e Lub...

Abantu abatannategeerekeka baawambye abamu ku beesimbyewo mu bitundu bya munisipaali y'e Lubaga eby'enjawulo, ne...

Byabakama.

Poliisi mukomye okugumbulul...

SSENTEBE w'akakiiko k'ebyokulonda, Simon Byabakama awandiikidde omuduumizi wa poliisi mu ggwanga n'amulagira bakomye...