TOP

Omuyimbi Cindy azinye ayawuza n'amiza abasajja amangota

Added 31st January 2017

OMUYIMBI Cindy Sanyu eyabadde yeesaze akagoye akamutippye obwedda azina ayawula ekyacamudde ne basembera okwerabirako.

OMUYIMBI Cindy Sanyu eyabadde yeesaze akagoye akamutippye obwedda azina ayawula ekyacamudde ne basembera okwerabirako.

Yabakubye omuziki omuli ennyimba ze empya n'enkadde era olwasinze okubasaanuula lwe lupya olwa 'Run The City' lwe yakatongoza ku mukutu gwa BBC gye buvuddeko.

Oluvannyuma yeegatiddwaako omuyimbi omulala amannyiddwa Vampino ng'ono yayimbye oluyimba lwe olwa 'Smart Wire' nalwo olwacamudde abadigize. Baabadde ku Fusion Auto Spa e Munyonyo.

Laba ebifaananyi

 
 
 
 

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bawewenyudde omukazi kibook...

Aikolu ne muto we abatuuze ababakubye kibooko nga baagala boogere ensonga ebatulugunyisa abaana batuuke n’okujjula...

Ab'e Nkozi badduukiridde eb...

Polof. Chrysostom Maviiri e Kankobe Senero mu muluka gw’e Nindye mu ggombolola y’e Nkozi mu Mpigi n’asaba abavubuka...

 Minisita Kanyike e Namawojjolo ng’ali mu kulambula pulojekiti z’abalema mu Mukono.

Minisita Sarah Kanyike muny...

Minisita omubeezi ow’abakadde n’abalema mu ggwanga, Sarah Kanyike yalaze obutali bumativu olwa disitulikiti eziwerera...

OKUSIIGA ETTOSI: Akalombolo...

Ku makya ennyo, Abataka basatu okuva ku kyalo Bunanyuma mu ggombolola y’e Bushika mu disitulikiti y’e Buduuda...

Asula mu nnyumba y'emizigo ng'eno olina okuba omutetenkanya ennyo.

By'olina okukola okweyagali...

OKUNOONYEREZA kulaga nti abantu abasinga mu bibuga basula mu nnyumba ntono okugeraageranya ku famire ze balina....