
Yabadde akozesa amaanyi mañgi omuli n'okusamba emigere mu badigize nga bw'otamwesega weekanga gukukutte, ekyavirideko ebyana okudda ebbali.
Ono yabadde mu bbaala ya Amensia ng'atongoza oluyimba lwe olupya lw'atuumye 'Sitaani tonkema' lwe yayimba ne Fik Fameika gwe baakazaako erya Mbega w'ebbaala.