TOP

Ke nfunye ggwe ebyange biteredde

Added 7th August 2019

MWANAMUWALA Alice Violet Mutumba eyeeyita AVM aleese oluyimba lwatuumye “Nteredde”. Oluyimba luno lwa mukwano nga lulaga omwagalwa we nti amufa bitole kubanga abawala be yasooka okwagalako baali bamulumya n’obutamuwa mukwano guli ssupa.

 Alice Violet Mutumba

Alice Violet Mutumba

MWANAMUWALA Alice Violet Mutumba eyeeyita AVM aleese oluyimba lwatuumye  "Nteredde".

Oluyimba luno lwa mukwano nga lulaga omwagalwa we nti amufa bitole kubanga abawala be yasooka okwagalako baali bamulumya n'obutamuwa mukwano guli ssupa.
Mutumba agamba nti ne bw'abeera waka omutima gwe tegutereera n

ga tannaba kulaba ku kabiite we naddala ng'obudde buzibye nga tannaba kudda. Nteredde alugasse ku nnyimba ze ezaasooka okuli: ‘Rock My Body'  lwe yakuba ne Raba Daba, Nkooye, Block Dem, Tuzine, Rasta Man ne Yearning for your Love.


Ebimu ku bigambo ebiri mu luyimba luno: "Laavu yo erimu akaloosa kati kangikuwe gwe kirumye afune ennugu, onsuna ng'asuna gitta kati abo bikwangala bbebi wali ludda wa naye ke nkufunye nteredde ". Agamba nti kazze takyaddayo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omulimu gw'okuddaabiriza Nk...

Abaasomerako ku ssomero lya Nkumba P/S bayingidde omutendera ogw'okusatu mu kuddaabiriza ebizimbe ku ssomero lino...

UGANDA EKWATA KISOOKA MU AF...

OMUWANDIISI w'enkalakkkalira mu minisitule y'ebyobulamu Dr Diana Atwine abugaanye essanyu oluvanyuma lw'okufuna...

Joseph Nuwashaba ng'atwalibwa mu kkooti

Eyakwatibwa ku by'omwana ey...

Omusajja agambibwa okutemako omwana Faith Kyamagero ow'emyaka 4 omutwe aleeteddwa mu kkooti.

Omwana eyasalibwako omutwe ...

Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Abadde mu jjaamu e Kawempe ...

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu