TOP

John Blaq asajjakudde

Added 30th November 2019

Omuyimbi John Blaq asajjakudde bw’ajjuza Freedom City ekifo abayimbi okuli n’abanene kye batya olw’obunene bwakyo.

 John Blaq ng'akuba abaddigize emiziki

John Blaq ng'akuba abaddigize emiziki

Kino kye kivvulu kye ekisoose okuva lwe yatandika okuyimba era abantu bamulaze omukwano bwe beeyiye ku Freedom City okumuwagira.

Yalinnye ku siteegi nga zigenda kuweera ssaawa 6.00 ez'ekiro ekitaasanyusizza abamu ku bawagizi abaakedde okuyingira nga bagamba nti baabadde bakooye kyokka okulwawo John Blaq agamba nti yabadde awa mukisa ku bayimbi banne abazze bamuwagira n'abamuleze nabo okuyimba ku mukolo gwe ate nga n'ennyimba ye akyalina ntono.

heilah ashumba Sheilah Gashumba

 Wakati mu ssanyu yagambye nti "Mwebale kumpagira era mundaze omukwano. Abamu baali balowooza sisobola naye bajja kutya nga nze nkola ebyafaayo.

 bomukwano haron ne asha nabbo babaddeyo Ab'omukwano Sharon ne Sasha nabbo babaddeyo

 

 kabako ngabakuba omuziki kabako ng'abakuba omuziki

 

 abako ngabakuba omuziki Kabako ng'abakuba omuziki

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abasiraamu balabuddwa okuko...

BYA JAMES  MAGALA  Kino kidiridde Poliisi okuyoola abasiraamu 25 e Mpingi nga bagambibwa okuba abayeekera mu...

Bagudde ku mulambo gwa mutu...

Abatuuze b'e Kawaala zooni 2 mu divizoni y'e Rubaga baguddemu ekyekango bwe basanze mutuuze munnaabwe nga yafiridde...

Owoolubuto lw'emyezi 8 alum...

ZAKIYA Sayid omutuuze mu Sankala zooni-Lukuli mu munisipaali y'e Makindye apooceza mu ddwaaliro lya Ethel clinic...

Ssaabawandiisi w'ekibiina kya Nrm Justine Kasule Lumumba ng'ayogera mu lukung'aana lwa NRM

Aba NRM bawagidde enkola y'...

EKIBIINA kya NRM kiwagidde enteekateeka y’akakiiko k’ebyokulonda ey’okuwera enkungaana mu kampeyini z’akalulu ka...

Bannakalungu mudduke abatab...

SSENTEBE w'akakiiko akalwanyisa COVID 19 era omubaka wa Gavumenti e Kalungu Pastor Caleb Tukaikiriza awabudde...