TOP
  • Home
  • Ssanyu
  • Nnakoowa situleesi sirina gakaddiwa...

Nnakoowa situleesi sirina gakaddiwa...

Added 30th April 2014

Ku bulungi bwo abasajja tebakusumbuwa? Bansumbuwa bangi naye ekyo nnakimanyiira tekikyammalako mirembe. Kye nkola sibawa budde.



Okola otya okunyirira?
Sirina kya njawulo kye nkola naye ekikulu nneewa emirembe. Seeriraanya bindeetera situleesi kuba ekaddiya.

Ye maama bakuyita ani?
Capello Victoria

Ku gombi nga tekuli lya Kika, toil wa wano?
Ndi wa wano naye twala ago gajja kukumala.

Ku bulungi bwo abasajja tebakusumbuwa?
Bansumbuwa bangi naye ekyo nnakimanyiira tekikyammalako mirembe. Kye nkola sibawa budde.

Ky’ogamba tonoonya?
Sinoonya. Nnina omuntu wange ate ebiseera ebisinga tambeera wala.

Ku mubiri gwo kiki ky’ogamba nti mazima Lugaba yampeesa ebiri?

Ndi mumativu n’engeri Katonda gye yantondamu nzenna era sirina kye ntoma. Naye go amannyo gange ganneeyagaza.

Nga sirina kya njawulo kye ngalabako?
Olabika ontunuulira ontya... Amannyo gange malungi nnyo era gansobozesa okuteekako akamwenyumwenyu nga sirina kutya.

Gwe ateesembereza situleesi biki by’okola ebikuwa emirembe?
Ndi muwagizi wa mupiira era mpagira Lweza FC ne Liverpool. Bwe sibeera ku mupiira mbeera mu kuwuga.

Kale biki ebikunyiiza kubanga nkakasa gye biri?
Saagalira ddala muntu asuubiza by’ataakole.

Capello ayagala okukubuuzaako akusanga wa?
Mbeera Kawuku naye saagala bagenyi.

Nnakoowa situleesi sirina gakaddiwa...

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...

Abazigu balumbye ekigo ne b...

Abazigu ababadde n'ebijambiya, emitayimbwa saako ennyondo bazinze ekigo kya Kabulamuliro Catholic Parish, ne bamenya...