TOP

Ffiga yange n'ekiwato mbyekakasa

Added 15th August 2016

Ffiga yange n’ekiwato mbyekakasa

Bbebi nga nneesiimye okukusisinkana! Simanyi ggwe ‘Miss World"?

Eby’okumpaanira ku malusu byantama.

Kati oyagala ki, ye maama ggwe ani?

Nze Cycy Matah ow’e Kireka.

Ng’oshanana bulala, ani akuteekamu ebinusu?

Sinnaba kumufuna wabula entono ze nneekoledde mu by’okwolesa emisono ze zinkuumidde ku mutindo.

Gyo emisono ogyoleseza wa?

Mu kkampuni yaffe eya Cavalli Modeling Agency sikubuzeeyo.

 Kiki ekyakusikiriza okulekawo emirimu gyonna n’osalawo okwolesa emisono?

Nava mu buto nga kye njagala so ngan’endabika yange ereka abasajja nga basabbaladde byansikiriza okubuyingira.

Kitundu ki ku mubiri gwo ky’ogamba nti mu butuufu Katonda yakikuweesa mutima gumu?

Ffiga yange n’ekiwato mbyekakasa Kiki ky’osinga obutayagala mu bulamu bwo.

Omusajja ataweweera ngalo ankeeta.

Ebiseera byo eby’eddembe obimalirako wa?

Nnyumirwa nnyo okuwuga era ku biici mu wiikendi. Biki by’osinga okuwoomerwa? Ekyennyanja ky’oku mazzi ekisiike n’ettooke byampangula.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Walukagga ne muwala we e Maya.

Omuyimbi Walukagga awonye o...

Omuyimbi Mathias Walukagga alula. Ku Mmande, Walukagga yasiibye ku kitebe kya poliisi e Bukoto ekya Crime Intelligence...

Fr. Mugisha

Faaza w'e Masaka ayongedde ...

FAAZA Richard Mugisha eyagugumbula abanene mu Gavumenti nga bw'awaana Bobi Wine azzeemu okuta akaka n'alabula...

Omubaka Allan Ssewanyana ng'awayaamu ne bannamateeka be.

Omubaka Ssewanyana ayimbuddwa

OMULAMUZI wa kkooti y'e Makindye Jude Okumu ayimbudde omubaka wa Makindye West, Allan Ssewanyana n'abawagizi be...

Omugenzi Takia Namijumbi.

Eyali RDC w'e Mityana afudde

HAJATI Takia Namijumbi eyaliko omubaka wa Pulezidenti (RDC) e Mityana n'e Mpigi afudde enkya ya leero. Waafiiridde...

Omugenzi Omulangira Jjuuko

Eyali ssentebe w'omu Kiseny...

OKUZIIKA kw'Omulangira Jjuuko Mutebi abadde ssentebe wa NRM mu Muzaana zzooni mu Kisenyi mu Kampala era eyaliko...