TOP

Maama w'omuwala ayagala kumunnemesa

Added 5th September 2012

Ssenga nnina omuwala gwe njagala n’obulamu bwange bwonna. Naye andaga nti anjagala era omukwano gwaffe gutambula bulungi. Wabula obuzibu buvudde ku nnyina kuba alabika tayagala twagalane.

Ssenga nnina omuwala gwe njagala n’obulamu bwange bwonna. Naye andaga nti anjagala era omukwano gwaffe gutambula bulungi. Wabula obuzibu buvudde ku nnyina kuba alabika tayagala twagalane.

Yamutwala e Kampala nze ne nsigala mu kyalo kyokka gye yamutwala simanyiiyo ate simanyi ngeri gye nnyinza kumuwulizaamu. Saagala kukwana bawala balala kuba nnali mbagyerega nga mmanyi nafuna dda omuntu. Nkole ntya? 

Mwana wange omuwala ono bw’oba nga ddala omwagala wandibadde omunoonyaako era n’ofuba okulaba ng’omuggya ewaabwe mu butongole.

Ekirala wali omubuuzizzaako ensonga entuufu lwaki maama we takwagala?

Bw’aba alina baganda be oyinza okubabuuza gy’ali oba n’obabuuza ku kya maama waabwe. Bwe bigaana olina okufuna omuntu omulala. 

Maama w’omuwala ayagala kumunnemesa

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Obwongo bw'abaana abadda ku...

OLUVANNYUMA lwa Gavumenti okulangirira nti abayizi abamu baddyo okusoma nga October 15, 2020, abazadde baatandise...

Abaana nga balaba ttivvi.

Engeri omuzadde gy'olambika...

MU mbeera eno ng’abayizi basomera ku ttivvi kitegeeza nti ebbanga abaana lye bamala ku ttivvi lyeyongera. Ng’oggyeeko...

VAR y'asinga amazima

Batunuulira nnyo ebisobyo mu ntabwe omuva okugaba peneti oba okugiggyawo, okugiddamu nga waliwo ekisobyo ekikoleddwa...

Dr. Donald Rukare (ku kkono) ne David Katende.

'Gavt. terina ssente zikebe...

ABAKUNGU b'ebibiina by'emizannyo bannyogogedde e Lugogo, Gavumenti bwe yakabatemye nti tejja kubawa ssente zikebeza...

Moses Magogo, Pulezidenti wa FUFA

FUFA eweze ttiimu okutendek...

FUFA eweze ttiimu zonna okutendekebwa n’okuzannya omupiira kagube gwa mukwano. Ekiragiro kino kikola okutuusa nga...