TOP

Musajja wange tamalaamu kagoba

Added 12th December 2012

Omwami wange kati emyezi esatu nga bwe tubeera mu nsonga z’omukwano tamalaamu kagoba.Kino kiva ku ki?

TUKWEBAZA otubuulirira. Omwami wange kati emyezi esatu nga bwe tubeera mu nsonga z’omukwano tamalaamu kagoba. Mu mwezi omulamba ayinza okumalamu akagoba omulundi gumu gwokka ate amazzi ge gaba gannyogoga nnyo. Kino kiva ku ki?

OBUFUMBO tekitegeeza kwegatta buli lunaku. Mwana wange olina okukimanya nti buli kiseera omuntu akyuka.

Abasajja batera okukyuka singa abeera n’ebimutawaanya nga amabanja, obutabeera na mulimu oba ssente n’ebizibu.

N’ekirala oluusi omusajja oba omukazi bw’afunaomuntu ow’ebbali kino kisobola okubaawo. Naye saagala weesibe ku kino kubanga ebintu bingi ebibuza obwagazi.

N’emyaka oba obulwadde nga ssukaali oba puleesa nabwo buleeta kino.


Musajja wange tamalaamu kagoba

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sosimu Twesiga

Abalima ebikozesebwa mu kus...

ABALIMA ebikozesebwa mu kusogola omwenge balaajanidde gavumenti ne bagisaba okuddiriza ku mateeka g'omuggalo ku...

Rtd. Sgt. Kyazike

Owa UPDF gwe baafera asobeddwa

EYALI omuserikale w'eggye lya UPDF abafere baamulimba okumuguza enju oluvannyuma ne bamwefuulira ne bamukuba kalifoomu...

Museveni

Obuwumbi 11 ez'abasomesa mmye

ABASOMESA balojja ennaku gye bayitamu oluvannyuma lwa ssente pulezdienti ze yawa SACCO yaabwe bwe zabbibwa ne bamusaba...

Aba bodaboda ku siteegi y’e Makerere nga bajjuza obukonge bwa Gabula Ssekukkulu, Ku ddyo ye Donozio Ssempeebwa ssentebe waabwe.

Bukedde bw'agabula tewali a...

ABAVUZI ba bodaboda nabo beegasse ku bantu abalala okukunga bannaabwe okwetaba mu kujjuza akakonge ka Gabula Ssekukkulu...

Pulezidenti Museveni ng’atuuka ku mukolo gw'okukuyega abakulembeze mu Mbale.

Ab'e Mbale basabye Museveni...

MUSEVENI bwe yabadde mu Bugisu baamubuulidde ebintu ebikulu bye baagala akole olwo basobole okumuyiira obululu...