TOP

Enkumbi njiyonja ntya?

Added 18th December 2012

Enkumbi lwe lugoye olweyambisibwa ng'omumalirizza emikolo gy’okwegatta oba y’essuuka eyalwa wansi ku mufaliso.

Enkumbi lwe lugoye olweyambisibwa ng'omumalirizza emikolo gy’okwegatta oba y’essuuka eyalwa wansi ku mufaliso. Kati enkumbi ogikuuma otya nga nnyonjo? Nankabirwa Zuula, Kamuli.

Enkumbi ng’olugoye olulala erina okubeera ennyonjo. Ate nga bw’okimanyi nti enkumbi ebeera njeru mu langi kibi okuleka enkubi en’eguba. Kino tekiraga buvunaanyizibwa.

Bw’oba osobola bw’omala okukozesa enkumbi ku makya ginnyike esobole okukyamuka n’okufuna akawoowo. Kiba kirungi n’ongyanika mu musana bw’oba n’ekifo w’osobola okugyanika kuba omusana guyamba okutta obuwuka nga kandida ate n’enkumbi ekala bulungi.

Tekigaana kugigolola kino nakyo kiyamba okutta obuwuka. Kirungi buli mukyala okubeera n’enkumbi nga zisukka mw’emu waakiri nga nnya.

Ate buli mwaka enkumbi zisuule mu kaabuyonjo ogule oba ofuneyo empya. Bwe zikaddiwa zisuna ate n’obuweweevu buggwaamu.

Enkumbi njiyonja ntya?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Fr.Tamale

Fr. Tamale waakuziikibwa Bu...

Fr.  Joseph Tamale 39 afudde oluvannyuma lw'okutawaanyizibwa ekirwadde kya Puleesa n'ensigo. W'afiiridde, abadde...

Omutaka Gabunga, Mubiru  (wakati) ne Benon  Kibuuka (ku ddyo) ng'abasabira omwoyo gwa Ssaabasumba e Lubaga.

Bannaddiini musse ekitiibwa...

OMUTAKA Gabunga,Mubiru Zziikwa owookubiri, asoomoozezza Bannaddiini ku kussa ekitiibwa mu buwangwa n'Ennono. ...

Betty Maina (ku kkono) , minisita Oryem ne Amelia Kyambadde oluvannyuma lw'okussa omukono ku ndagaano.

Gavt. ya Uganda ne Kenya zi...

GAVUMENTI ya Uganda ne Kenya zitadde omukono ku ndagaano egendereddwaamu okumalawo emiziziko egibaddewo wakati...

Lukyamuzi ne Kasibante.

Lukyamuzi ne Kasibante bavu...

ABALWANIRIZI b'eddembe ly'obuntu bawakanyizza emisolo emipya gavumenti gy'ereeta mu mbalirira y'ebyensimbi ey'omwaka...

Abasiraamu nga basimba ekipande ku poloti eyassibwa ku ttaka ly'Omuzikiti  e Kiyunga mu Mukono era ekifo baakyeddiza.

Abasiraamu beddizza ettaka ...

ABASIRAAMU b'omu disitulikiti y'e Mukono abali wansi wa Mukono Muslim District Council batandise okweddiza ettaka...