TOP

Lwaki sirina bwagazi?

Added 18th February 2013

Ndi muwala wa myaka 25 naye sirina bwagazi. Abakyala bangi tebalina bwagazi. Era kino kiva ku bintu bingi. Naye ekirungi abakyala abasinga bazaalibwa nga basobola okufuna obwagazi.

Ndi muwala wa myaka 25 naye sirina bwagazi. Kiva ku ki?

Abakyala bangi tebalina bwagazi. Era kino kiva ku bintu bingi. Naye ekirungi abakyala abasinga bazaalibwa nga basobola okufuna obwagazi.

Embeera gye tukuliramu oluusi ereeta obuzibu buno. Singa okula ng’okwegatta okutwala nga kya kivve kiba kizibu okufuna obwagazi.


Ekirala singa bakusobyako era okwegatta okukyawa. Mu mbeera eno oba weetaaga abudaabudda (kansala) okwogera naawe okukyusa ebirowoozo.

Ekirala mwana wange singa weegatta n’abasajja nga tebamanyi kukunoonya oba nga tobaagala kiba kizibu okufuna obwagazi. Nkubira twogere 0772458823.

 

 

Lwaki sirina bwagazi?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abaserikale nga bawaayo ebyambalo.

Aba SPC bawaddeyo ebyambalo...

ABASIRIKALE 200  abaateekebwawo okuyambako mu biseera by'okulonda bazizzaayo ebyambalo bya poliisi abamu  nga...

Aba NUP nga bawaga e Kamwokya.

Aba NUP si bamativu ku miso...

ABAKULEMBEZE b'ekibiina kya National Unity Platform (NUP) bavuddeyo ku misolo emipya egiteekebwateekebwa gavumenti...

Zaake ng'ayogera e Kamwokya.

Omubaka Francis Zaake awera

Omubaka Francis Zaake akiikirira munisipaali y'e Mityana era nga ye mukulembeze w'abavubuka mu NUP, alojjedde Bannakibiina...

Kayongo ng'annyonnyola.

Nkyali mukulembeze w'akatal...

Abadde ssentebe w'akatale ka St.Balikuddembe, Godfrey Kayongo ategeezeza nti akyali mukulembeze w'abasuubuzi b'ekibiina...

Abakugu nga balaga ekyuma ekifuyiira n'okutta obuwuka bwa Covid 19.

Bakoze ekyuma ekifuyiira n'...

Abakugu mu bya tekinologiya okuva mu ggwanga lya Romania nga bali wamu n'ab'ekitongole kya Good Care baliko ekyuma...