TOP

Baze atya okunjatulira

Added 12th March 2013

Senga omwami wange tasobola kunsaba kaboozi.

SSENGA nnyamba nnina obuzibu. Omwami wange tasobola kunsaba kaboozi. Akozesa bikolwa ate nga sibitegeera kyokka ate ye n’anyiiga. Nkole ntya okumuzza?

MWANA wange, okwegatta kwa nsonyi, sigaanyi singa mumala akaseera nga muli mu mukwano, ensonyi zikendeera.

Naye era waliwo abantu ng’ensonyi tezigenda ne bw’akula. Munno nsuubira alina ebikolwa kati by’akola n’omanya nti ayagala kwegatta.

Tomulumya naddala nga naawe oyagala okwegatta. Oba toyagala ng’oli mukoowu era tekigaana kumugamba. Okwegatta kusinga kuba bikolwa era kiba kizibu okwogera.

Kale ebikolwa biyamba abo abalina ensonyi. Genderera ku mbeera ya munno.

 

Baze atya okunjatulira

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Musumba munsabireko embeera...

WALIWO enjogera egamba nti mu kutya Mukama amagezi mwe gasookera. Enjogera eno yatuukidde bulungi ku muyimbi Sofie...

Ab'e Mbale basabye Kiwanda ...

ebyetaaga okutumbula mulimu; ekkuumiro ly’ebisolo erya Elgon National Park, ebiyiriro by’e Sipi, olusozi Masaba...

KCCA ewaddeyo ekitundu kya ...

EKITONGOLE kya KCCA kyaddaaki kiwaddeyo ekitundu ku kibangirizi kya Centenary Park eri ekitongole ekivunaanyizibwa...

Eyanzaalamu abalongo ansuddewo

NZE Sylvia Nayiga, mbeera mu zzooni I e Kawaala mu Kampala. Omusajja anneefuulidde oluvannyuma lw’okunzaalamu abalongo....

Pulaani y'okulonda mu 2021 ...

KU Lwokuna nga January 14, 2021 lwe lunaku lw’okulonderako ababaka ba Palamenti mu ggwanga lyonna. Omulamuzi Simon...