TOP

Baze akoowa mangu

Added 19th March 2013

LWAKI baze agenda luutu emu yokka?

LWAKI baze agenda luutu emu yokka? Alina buzibu ki? Naabirye Hilda, Matugga

KINO kya bulijjo naye kambuuze, balo gw’ogamba alina emyaka emeka? Bw’aba musajja mukulu kiba kizibu okumusuubira okwegatta naawe luutu ebbiri oba okusingawo.

Ekirala olw’embeera eriwo ennaku zino, abantu babeera bakoowu mu mbeera nnyingi kale kino kibeerawo.

Ate omwami bw’aba alina emirimu gy’akola ng’akoowa nnyo kizibu okwegatta emirundi emingi.

Oluusi n’ebizibu mu maka bireeta embeera enno.

Abakyala ennaku zino okwegatta luutu emu tekirina buzibu bwonna singa mwembi mufuna essanyu kuba ne bwe beegatta emirundi 10 nga tebafunye ssanyu tekiyamba.

Si kirungi kuteeka baami bammwe ku bunkenke. Mmanya embeera za munno era tomuwaliriza kukola kintu ky’atasobola.  N’ekirala okwegatta si mulimu wabula ekikuuma omukwano.

 

 

Baze akoowa mangu

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omusumba Joel Kakembo akunz...

Omusumba Joel Kakembo owa Mt. Zion Church Gayaza era akulira Upper Room Pastors Network, akubirizza abasumba okwetaba...

Abatuuze mu lukiiko.

Nnamukadde yeekubidde enduu...

Nnamukadde Teddy Nakirijja 75, nnamwandu w'omugenzi Disan Mukasa yeekubidde enduulu mu ofiisi y'omukulembeze w'eggwanga...

Omubaka Kabanda ng'ayogera eri abaddusi.

'Muwagire nnyo enteekateeka...

OMUBAKA omukyala owa Masaka mu Paalamenti, Mary Babirye Kabanda emisinde gy'amazaalibwa ga Kabaka agisimbudde n'abaddusi...

Amuriat (owookusatu ku ddyo) ne banne nga batudde mu luguudo wakati.

Wano nvaawo na guleeda - Am...

Wabaddewo akanyoolagano wakati w'akwatidde FDC  bendera okuvuganya ku bwapulezidenti, Patrick Oboi Amuriat ne Poliisi....

Ssaabasumba ng'akwasa Omukristu Bayibuli. (Ebif. Ponsiano Nsimbi)

Abavubuka mukomye okukola e...

SSAABASUMBA w'Essaza ekkulu erya Kampala, Dr. Cyprian Kizito Lwanga alabudde abavubuka  okukomya okukola effujjo....