TOP

Okwerooterera kuva ku ki?

Added 28th March 2013

OKWEROOTERERA kwe kuba ng’obadde weebase, ogenda okuzuukuka ng’omazeemu akagoba. Kino kibaawo nnyo mu bavubuka era ke kamu ku bubonero obulaga omulenzi nti akuze.



Kiva ku ki okwerooterera? Nze Fred mu Kinaawa

OKWEROOTERERA kwe kuba ng’obadde weebase, ogenda okuzuukuka ng’omazeemu akagoba. Kino kibaawo nnyo mu bavubuka era ke kamu ku bubonero obulaga omulenzi nti akuze.

Abamu bagenda mu maaso n’okwerooterera nga kino kiva ku kulowooza ennyo ku bakazi oba abawala, ekivaamu ekiro bw’aba yeebase n’aloota, atandika okukola ebikolwa ebyefaananyirizaako ali naye mu kikolwa ky’omukwano.

Abamu bazuukuka banafu ng’abaasuze nga bali mu kikolwa.

Okwelooterera kuva ku ki?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omusumba Joel Kakembo akunz...

Omusumba Joel Kakembo owa Mt. Zion Church Gayaza era akulira Upper Room Pastors Network, akubirizza abasumba okwetaba...

Abatuuze mu lukiiko.

Nnamukadde yeekubidde enduu...

Nnamukadde Teddy Nakirijja 75, nnamwandu w'omugenzi Disan Mukasa yeekubidde enduulu mu ofiisi y'omukulembeze w'eggwanga...

Omubaka Kabanda ng'ayogera eri abaddusi.

'Muwagire nnyo enteekateeka...

OMUBAKA omukyala owa Masaka mu Paalamenti, Mary Babirye Kabanda emisinde gy'amazaalibwa ga Kabaka agisimbudde n'abaddusi...

Amuriat (owookusatu ku ddyo) ne banne nga batudde mu luguudo wakati.

Wano nvaawo na guleeda - Am...

Wabaddewo akanyoolagano wakati w'akwatidde FDC  bendera okuvuganya ku bwapulezidenti, Patrick Oboi Amuriat ne Poliisi....

Ssaabasumba ng'akwasa Omukristu Bayibuli. (Ebif. Ponsiano Nsimbi)

Abavubuka mukomye okukola e...

SSAABASUMBA w'Essaza ekkulu erya Kampala, Dr. Cyprian Kizito Lwanga alabudde abavubuka  okukomya okukola effujjo....