TOP
  • Home
  • Ssenga
  • Baze angobya abaana ba mukwano gwange

Baze angobya abaana ba mukwano gwange

Added 6th August 2013

MUKWANO gwange yagenda e Sudan okusuubula nandekera abaana. Yang’amba nti agenda kudda oluvannyuma lw’emyezi esatu naye kati mwaka mulamba simulaba naye mmuwuliza.

 

 

 

 

 

MUKWANO gwange yagenda e Sudan okusuubula nandekera abaana. Yang’amba nti agenda kudda oluvannyuma lw’emyezi esatu naye kati mwaka mulamba simulaba naye mmuwuliza.

Baze agamba nti akooye okulabirira famire ebbiri. Newankubadde mukwano gwange ono yanyamba nnyo naye nange kati ndaba nnina obuzibu. Nkoze ntya senga.

OMUSAJJA mutuufu. Omwaka mulamba ng’olabirira abaana abatali babo ate nga nannyini bo tali wala! Ate ne munno alimba omwaka kinene nnyo.

Sudan kati eringa disitulikiti mu Uganda, entambula n’empuliziganya byonna byangu. Oba yagenda kufumba? Baana bange ennaku zino obuvunaayizibwa bw’okuzaala mubusuuliridde.

Ogambye omukyala ono mukwano gwo, nsuubira omanyi abantu be nga bazadde be oba omwami gw’azaalamu abaana.

Mubuulire obuzibu bw’olina mu makago era omubuuze w’ayagala oteeke abaana be. Sigaanyi yakuyamba naye omukwano gw’alina naawe tagufaako.

Weeyame nti onoolambula abaana wonna w’anakkiriza okubateeka. Naye omugugu gw’abaana gugenda kukwonoonera amaka.

Baze angobya abaana ba mukwano gwange

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abasomesa nga baweebwa ebigezo by'amasomero gaabwe.

Enkuba teremesezza bigezo k...

Wadde ng'enkuba yakedde kutonnya mu bitundu by'omu disitulikiti y'e Kalungu teyalemesezza bakulu b'amasomero kunona...

Omuzibizi wa Arsenal eyafun...

Tierney yafunye obuvune mu vviivi era asuubirwa okumala ebbanga eriwerako nga tazannya wabula Arteta agamba nti...

Bassita ba Leicester bameny...

TTIIMU ya Leicester eraze lwaki abazannyi baayo basatu baayo basatu tebaazannye mupiira gwa Premier, West Ham bwe...

Wabaddewo vvaawompiteewo n...

WABADDEWO vvaawompiteewo ku kisaawe kya MTN Arena e Lugogo ng'abakungu ba FUFA balondesa abakulembeze b'omupiira...

Abamu ku bayizi be basabidde.

Abayizi ba S.6 babuuliriddw...

ABAYIZI ba S6 babuuliriddwa okutwala ebigezo eby'akamalirizo bye batandika enkya ng'ensonga kuba kati batandise...