TOP

Kino kirimu obuzibu?

Added 3rd September 2013

NNYUMIRWA nnyo okwemazisa. Kirimu buzibu ki?



NNYUMIRWA nnyo okwemazisa. Kirimu buzibu ki?

Mwana wange okwemasiza tekyandibadde na buzibu bwonna wabula singa ogufuula omuze, oyinza okufuna obuzibu nga obutayagala kwegatta na muntu.

Ekikulu mwana wange olina okuyiga okugumiikiriza ssinga ofuna obwagazi. Abantu bangi ennaku zino bakozesa firimu ez’obuseegu.

Firimu zino zireeta obwagazi era ekivaamu kwemazisa. Oba oyagala okulaba firimu ez’obuseegu, zirabe ne munno oba oyo gw’oyagala.

Bwe muva ku firimu nga mwegatta anti obwagazi mwembi nga mubufunye. Kale mwana wange ebirowoozo bifuge abantu bangi bafuna obwagazi naye bafuga ebirowoozo byabwe.

Kino kirimu obuzibu?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Akulira UNEB Dan Odongo.

UNEB be yasunsudde okutegek...

Bya Benjamin Ssebaggala  AKAKIIKO akagaba n'okusunsula abakozi mu minisitule y'ebyenjigiriza (Education Service...

Omusawo ng'agezesa bwe balongoosa.

''Mukebere abalwadde endwad...

AKULIRA eddwaaliro ly’e Mulago, Dr. Byarugaba asabye abasawo abalongoosa endwadde nga kkansa w’omu byenda essira...

Abamu ku baabadde mu lukiiko.

Ababadde basolooza busuulu ...

ABATUUZE beekubidde enduulu mu boobuyiinza babayambe obutatundirwa mu bibanja byabwe okubafuula emmomboze. Kiddiridde...

Omusajja ng'afuuyira mu ntebe z'omutuuze.

Balimwezo ne KCCA baggudde ...

Ekitongole kya KCCA nga bali wamu ne Balimwezo Community Foundation batongozza okufuuyira ebiku n’ebiyenje nnyumba...

Mwanje eyabula.

Omusajja eyabula yeeraliiki...

Ssande Mwanje 37, ow'e Gganda yeeraliikirizza mukyala we Aisha Nakanjako 28. Ono yamulekera abaana bana: omukulu...