TOP

Ntya okwegatta

Added 18th December 2013

SSENGA nnina emyaka 23 ate nkyali mbeerera, nnina muganzi wange gwe nnaakamala naye emyaka ebiri, kati ayagala nneegatte naye kyokka mpulira ntidde kubanga bang’ambye nti ng’enda kulumizibwa nnyo. Omulenzi wange mmwagala ate ku luno mbadde njagala nneeweeyo mmusanyuse. Nkole ki kubanga ntya.



SSENGA nnina emyaka 23 ate nkyali mbeerera, nnina muganzi wange gwe nnaakamala naye emyaka ebiri, kati ayagala nneegatte naye kyokka mpulira ntidde kubanga bang’ambye nti ng’enda kulumizibwa nnyo. Omulenzi wange mmwagala ate ku luno mbadde njagala nneeweeyo mmusanyuse. Nkole ki kubanga ntya.

MWANA wange biruma singa weegatta nga tofunye bwagazi. Ate biruma singa weegata ng’okyali mwana muto. Anti obukyala buba bufunda nga ne bw’ofuna obwagazi tebusoboola kugaziwa.

Naye ku myaka gy’olina okuze era bw’oba oyagala osobola okwegata. Naye nga temunneegatta mwekebeza omusaayi? N’ekirala osobola okufuna olubuto olwagala?

Bw’oba nga ddala oyagala okwegatta ate n’akunoonya bulungi osobola okufuna essanyu. Naye kubanga gwe mulundi ogusooka otya ate oluusi n’ensonyi kiba kizibu okumusanyusa nga bw’ogamba.

Kubanga obeera n’ebirowoozo bingi ate naye akimanyi nti oli mbeerera era ajja kwegendereza.

Ntya okwegatta

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...

Abazigu balumbye ekigo ne b...

Abazigu ababadde n'ebijambiya, emitayimbwa saako ennyondo bazinze ekigo kya Kabulamuliro Catholic Parish, ne bamenya...