TOP
  • Home
  • Ssenga
  • Ddala eddagala ly'essanyu mu bukyala gye liri? Nkozesezza buli kikolo kigaanye ate ssente zigenze nnyingi.

Ddala eddagala ly'essanyu mu bukyala gye liri? Nkozesezza buli kikolo kigaanye ate ssente zigenze nnyingi.

Added 13th February 2014

MWANA wange njagala mukimanye nti ennaku zino bassenga ab’ekiwaani bangi ate n’abantu abeefuula nti basobola okuleeta essanyu mu bulamu bw’omuntu beeyongedde.



MWANA wange njagala mukimanye nti ennaku zino bassenga ab’ekiwaani bangi ate n’abantu abeefuula nti basobola okuleeta essanyu mu bulamu bw’omuntu beeyongedde.

Omuntu asobola okuleeta essanyu mu bulamu bwo ye ggwe kennyini. Ogambye nti oyagala obukyala busanyuke gwe toyagala kusanyuka nga weegatta ne munno?

Ndowooza nti ffenna tunoonya ssanyu Eriyo eddagala erireeta essanyu mu kaboozi? mu kwegatta. Kati ky’olina okumanya mwana wange, okusanyuka mu kwegatta olina okukikola n’omuntu ng’omwagala ate nga naye akwagala.

Ddala eddagala ly’essanyu mu bukyala gye liri? Nkozesezza buli kikolo kigaanye ate ssente zigenze nnyingi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kizza Senninde

Bba wa minisita Rosemary Se...

ZEFANIYA Kizza Senninde nga ye bba wa minisita omubeezi ow'ebyenjgiriza ebisookerwako, Rose Nansubuga Senninde...

Abamu ku baagala okufuna tikiti nga balwanira ku kitebe kya NUP.

Aba Bobi Wine bayomba lwa l...

OLUTALO luzzeemu ku kitebe ky’ekibiina kya Bobi Wine ekya National Unity Platform e Kamwokya nga luva ku lukalala...

Liverpool eyagala Mbappe

OKUZIMBA ttiimu ejojobya Bulaaya, omu- tendesi wa Liverpool, Jurgen Klopp abikwasizza maanyi.

Bashemera n’abaana be. Okuloota ng’ofunye omulimu mu nsi z’ebweru n’ogugaana kitegeeza ki? Nze Gift J e Makerere. Kikulabula obutalowoolereza mu bintu ebiri

Muggya wange yatta bbaffe n...

OKUFA kwa baze kwankuba wala katono ngwe n’eddalu. Abasawo baakola kya maanyi okumbudaabuda n’okunzizaamu essuubi...

Bobi Wine (wakati) lwe yali ne Latif Ssebaggaka (ku kkono) ne Chameleone (ku ddyo).

Kitegeeza ki Latif okuva mu...

LATIF Ssebaggala okuva ku kuvuganya ku kifo kya Loodi Meeya kiddiridde enteeseganya z’abavuganya Gavumenti ne bakkaanya...