TOP

Omukazi amalamu atya akagoba?

Added 3rd March 2014

Ssenga omukazi amala atya kuba nze simanyi.



Ssenga omukazi amala atya kuba nze simanyi.

NZE Sarah.

SARAH sirowooza nti oli wekka, abakyala bangi tebamala. Njagala okimanye nti abakyala
tebamala nga basajja, era bamala mu ngeri ya njawulo. Waliyo abamalira munda ate abalala bweru.


Abakyala abamala nga bakoze ak’e Mbarara bamalira bweru era abakyala bangi bamalira bweru, anti akakukufa kali bweru ate nga kye kitundu ekisibukamu obwagazi.

Okusinga obukyala bukankana, ate bafulumya amazzi. Ate abalala bawulira ng’obukyala bulinga obussa. Ate waliwo abakyala abamala emirundi emingi ate abalala bamala omulundi
gumu gwokka.

Kale mwana wange okumala mu bakyala kwa njawulo ku buli mukyala.

Omukazi amalamu atya akagoba?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omuzannyi wa Villa (ku kkono) n'owa Busoga United nga bagoba omupiira mu gwa liigi ogusembyeyo. Baagwa maliri, 1-1.

VILLA ETUNUZZA OMUDUMU MU UPDF

Leero (Lwamukaaga) mu Liigi (10:00); SC Villa - UPDF, Bombo Onduparaka - Vipers, Arua KCCA - Kitara, Lugogo Bright...

Cheptegei ng'ajaganya.

Likodi za Cheptegei zimweyi...

ENJOGERA egamba nti ‘Katonda nga yaakuwadde, n'ennume ezaala' etuukira bulungi ku muddusi Joshua Cheptegei. Ye...

Ivana Ashaba (mu maaso), owa Hippos ng'alemesa owa Burkina Faso okutuuka ku mupiira.

Hippos eyiseemu kavvu

ENKAMBI ya ttiimu y’eggwanga ey’abatasussa myaka 20 (Hippos), yeeyongeddemu ebbugumu, FUFA bwe baawadde doola 80,000...

Ttakisi mu paaka enkadde.

'Bbeeyi y'entambula esusse'

ABABAKA ba palamenti bennyamivu olw’ebisale by’entambula ebyeyongera okulinnya buli lukya ekinyigiriza abasaabaze....

Fr. Kabagira ne Fr. Mubiru nga baganzika ekimuli ku ntaana ya Ssaabasumba Joseph Kiwanuka mu Eklezia e Lubaga.

Bajjukidde Ssaabasumba Kiwa...

ABAKKIRIZA bajjukidde Ssaabasumba Joseph Nakabaale Kiwanuka eyafa nga February 22, 1966 n’aziikibwa mu Eklezia...