TOP

Situukanga ku ntikko

Added 2nd May 2014

OMUSAJJA ne bw’antwala e Mbarara situuka ku ntikko. Nkole ntya? Nange njagalakulozaako ku ssanyu lino naye bikyagaanyi, nsalira ku magezi.OMUSAJJA ne bw’antwala e Mbarara situuka ku ntikko. Nkole ntya? Nange njagalakulozaako ku ssanyu lino naye bikyagaanyi, nsalira ku magezi.

Mwana wange tekitegeeza nti bwe mukozesa ak’e Mbarara oteekeddwa okutuuka ku ntikko. Okusookera ddala omwami wo naawe mulina okutegeera ddala kintu ki kye musobola okukola n’otuuka ku ntikko.

Buli mukyala wa njawulo mu ngeri gy’atuuka ku nsonga eno. Era ng’omukyala olina okubuulira omwami wo ebintu by’akola nga bireeta obwagazi. Mu bakyala abamu ak’embarara kabakolera naye ate abamu tekibakolera.

Ekirala waliyo bakyala nga bwe beegatta ebirowoozo biba ku kya kumala. Kino kigaana omukyala okutuuka ku ntikko. Bw’oba weegatta ebirowoozo biteeke ku bwagazi bw’ofuna, nsuubira nti ojja kufuna ky’oyagala.

Twayogera mu mboozi ya Ssenga nti akakukufa okusibuka abalongo kye kitundu ku mukyala ekisinga okuba n’obusimu era kya mugaso ku kutuuka ku ntikko. Munno mugambe ekitundu kino akikozese.

Situukanga ku ntikko

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omuzannyi wa Villa (ku kkono) n'owa Busoga United nga bagoba omupiira mu gwa liigi ogusembyeyo. Baagwa maliri, 1-1.

VILLA ETUNUZZA OMUDUMU MU UPDF

Leero (Lwamukaaga) mu Liigi (10:00); SC Villa - UPDF, Bombo Onduparaka - Vipers, Arua KCCA - Kitara, Lugogo Bright...

Cheptegei ng'ajaganya.

Likodi za Cheptegei zimweyi...

ENJOGERA egamba nti ‘Katonda nga yaakuwadde, n'ennume ezaala' etuukira bulungi ku muddusi Joshua Cheptegei. Ye...

Ivana Ashaba (mu maaso), owa Hippos ng'alemesa owa Burkina Faso okutuuka ku mupiira.

Hippos eyiseemu kavvu

ENKAMBI ya ttiimu y’eggwanga ey’abatasussa myaka 20 (Hippos), yeeyongeddemu ebbugumu, FUFA bwe baawadde doola 80,000...

Ttakisi mu paaka enkadde.

'Bbeeyi y'entambula esusse'

ABABAKA ba palamenti bennyamivu olw’ebisale by’entambula ebyeyongera okulinnya buli lukya ekinyigiriza abasaabaze....

Fr. Kabagira ne Fr. Mubiru nga baganzika ekimuli ku ntaana ya Ssaabasumba Joseph Kiwanuka mu Eklezia e Lubaga.

Bajjukidde Ssaabasumba Kiwa...

ABAKKIRIZA bajjukidde Ssaabasumba Joseph Nakabaale Kiwanuka eyafa nga February 22, 1966 n’aziikibwa mu Eklezia...