TOP
  • Home
  • Ssenga
  • Obwagazi mbufuna naye situuka ku ntikko

Obwagazi mbufuna naye situuka ku ntikko

Added 10th June 2014

SSENGA ag’emugga nnina mangi naye lwaki simala ate ng’omusajja mmwagala kuba nfuna obwagazi ne bwe mulowoozaako bulowooza.



SSENGA ag’emugga nnina mangi naye lwaki simala ate ng’omusajja mmwagala kuba nfuna obwagazi ne bwe mulowoozaako bulowooza. Simanyi lwaki, mpa ku magezi.

KIRUNGI nti ofuna obwagazi kuba ne bw’olowooza ku munno obufuna. Buli mukyala azaalibwa ng’asobola okufuna obwagazi.

Obwagazi kyangu kuba munno ng’omwagala ebirowoozo n’obiteeka ku ye nga kiwedde. Naye okutuuka ku ntikko olina okuyiga munno n’okwetegereza kye muyinza okukola mu kwegatta n’otuuka ku ntikko.

Ekirala mulina okuzuula ddala obusimu obubwo we buli era olina kubukola ki bucamuke? Waliyo akatundu ku mukyala akayitibwa akakukufa.

Kano ka mugaso nnyo mu bakyala okufuna obwagazi n’okutuuka ku ntikko. Nga mwegatta mbeera ki gy’obeeramu era owulira obwagazi buyitiridde?. Embeera eno y’esobola okukutuusa ku ntikko.

Obwagazi mbufuna naye situuka ku ntikko

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omuzannyi wa Villa (ku kkono) n'owa Busoga United nga bagoba omupiira mu gwa liigi ogusembyeyo. Baagwa maliri, 1-1.

VILLA ETUNUZZA OMUDUMU MU UPDF

Leero (Lwamukaaga) mu Liigi (10:00); SC Villa - UPDF, Bombo Onduparaka - Vipers, Arua KCCA - Kitara, Lugogo Bright...

Cheptegei ng'ajaganya.

Likodi za Cheptegei zimweyi...

ENJOGERA egamba nti ‘Katonda nga yaakuwadde, n'ennume ezaala' etuukira bulungi ku muddusi Joshua Cheptegei. Ye...

Ivana Ashaba (mu maaso), owa Hippos ng'alemesa owa Burkina Faso okutuuka ku mupiira.

Hippos eyiseemu kavvu

ENKAMBI ya ttiimu y’eggwanga ey’abatasussa myaka 20 (Hippos), yeeyongeddemu ebbugumu, FUFA bwe baawadde doola 80,000...

Ttakisi mu paaka enkadde.

'Bbeeyi y'entambula esusse'

ABABAKA ba palamenti bennyamivu olw’ebisale by’entambula ebyeyongera okulinnya buli lukya ekinyigiriza abasaabaze....

Fr. Kabagira ne Fr. Mubiru nga baganzika ekimuli ku ntaana ya Ssaabasumba Joseph Kiwanuka mu Eklezia e Lubaga.

Bajjukidde Ssaabasumba Kiwa...

ABAKKIRIZA bajjukidde Ssaabasumba Joseph Nakabaale Kiwanuka eyafa nga February 22, 1966 n’aziikibwa mu Eklezia...