TOP

Lwaki nkoma ku kaluutu kamu?

Added 3rd September 2014

NZE Kaweesi mbuuza lwaki buli lwe mbeera ne munnange mu kikolwa ky’omukwano tugenda okumaliriza nga nkubyeeyo ka luutu kamu. Kiva ku ki?

 NZE Kaweesi mbuuza lwaki buli lwe mbeera ne munnange mu kikolwa ky’omukwano tugenda okumaliriza nga nkubyeeyo ka luutu kamu. Kiva ku ki?

KAWEESI ka luutu kamu kalina buzibu ki? Naddala munno singa afuna essanyu naawe n’ofuna essanyu. Mwana wange abantu bangi balowooza nti luutu zirina kubeera nnyingi, ekikulu mwembi kufuna ssanyu.

Abavubuka abasinga baagala okwegatta emirundi egisukka mu gumu naye kino kirina okubeerawo ng’osigadde okyalina obwagazi ate ne munno ng’abulina.

Ekirala singa weegatta nga toyagala oba okutuusa omukolo era tekyewuunyisa okwegatta omulundi ogumu gwokka.

Weegatte ng’oyagala ate nga ne munno ayagala. Naye nga luutu emu terina buzibu, ekikulu ssanyu.

Lwaki nkoma ku kaluutu kamu?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abatuuze mu lukiiko.

Nnamukadde yeekubidde enduu...

Nnamukadde Teddy Nakirijja 75, nnamwandu w'omugenzi Disan Mukasa yeekubidde enduulu mu ofiisi y'omukulembeze w'eggwanga...

Omubaka Kabanda ng'ayogera eri abaddusi.

'Muwagire nnyo enteekateeka...

OMUBAKA omukyala owa Masaka mu Paalamenti, Mary Babirye Kabanda emisinde gy'amazaalibwa ga Kabaka agisimbudde n'abaddusi...

Amuriat (owookusatu ku ddyo) ne banne nga batudde mu luguudo wakati.

Wano nvaawo na guleeda - Am...

Wabaddewo akanyoolagano wakati w'akwatidde FDC  bendera okuvuganya ku bwapulezidenti, Patrick Oboi Amuriat ne Poliisi....

Ssaabasumba ng'akwasa Omukristu Bayibuli. (Ebif. Ponsiano Nsimbi)

Abavubuka mukomye okukola e...

SSAABASUMBA w'Essaza ekkulu erya Kampala, Dr. Cyprian Kizito Lwanga alabudde abavubuka  okukomya okukola effujjo....

Dr.Nelson Musoba ng'akwasa Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ekirabo.(Ebif. Dickson Kulumba).

Kabaka alagidde wateekebwew...

KABAKA alagidde wateekebwewo akakiiko okunoonyereza ku kiki ekyaviirako okwekalakaasa n’enfa y’abantu abasukka...