TOP

Amabwa gagaanyi okuwona

Added 6th December 2014

NNINA amabwa naye gagaanyi okuwona. Gaasooka kubeera butulututtu ne bwabika ne gafuuka amabwa. Kati omwami wange naye agafunye era agafuna nga twegasse. Ssenga, ono siriimu oba kabootongo?

NNINA amabwa naye gagaanyi okuwona. Gaasooka kubeera butulututtu ne bwabika ne gafuuka amabwa. Kati omwami wange naye agafunye era agafuna nga twegasse. Ssenga, ono siriimu oba kabootongo?

WALIYO obulwadde bwe bayita embaluka. Embaluka bulwadde bwa kikaba era kati wabusiiga ne balo. Embaluka teziwona wabula oluusi basobola okukuwa eddagala ne bukendeera. Ekirala mu basajja, zisobola okuwona naddala ng’azifunye
ku kikuta.

Genda mu ddwaaliro e Mulago omukadde waadi nnamba 12 bakubuulire ebisingawo. Embaluka si siriimu wabula bw’oba nabwo kiba kyangu okufuna endwadde z’ekikaba nga siriimu. Genda ne balo naye amanye ekibaluma.

Amabwa gagaanyi okuwona

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...

Abazigu balumbye ekigo ne b...

Abazigu ababadde n'ebijambiya, emitayimbwa saako ennyondo bazinze ekigo kya Kabulamuliro Catholic Parish, ne bamenya...