TOP

Olusirika ndukole ntya?

Added 21st April 2015

MUKAZI wange yagenda mu lusirika kati emyezi esatu.

MUKAZI wange yagenda mu lusirika kati emyezi esatu. Kyokka bwe mubuuza ekyamunyiiza ang’amba tewali ate nga mwagala nnyo naye ang’amba nti anjagala.

Emirimu gy’awaka gyonna agikola okuggyako ensonga z’omu kisenge ate saagala kubaliga. Nkole ntya?
Nze Paul K, Zzana.

Mwana wange lwaki okkiriza olusirika luno, omanyi nti lutta amaka mangi. Funa obudde omubuuze lwaki yeeyisa bw’ati.

N’ekirala mugambe nti oyisibwa bubi okuba mu mbeera eno. Oli musajja mufumbo era olina okwegatta ne mukyalawo okuggyako nga mulwadde.

Oba akugamba nti tewali nsonga olina okugenda mu bazadde naddala ssenga we ayogere naye.

Olusirika ndukole ntya?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Aba Lufula baagala Amongi a...

ABATEMI b'ennyama mu lufula ya City Abattoir mu Kampala basabye Minisita wa Kampala, Betty Amongi ateekewo akakiiko...

Omuwandiisi wa kkooti, Sarah Langa Siu.

Etteeka lya siriimu likyusibwe

SSAABALAMUZI wa Uganda, Alfonse Owiny-Dollo, ayagala Palamenti ekole amateeka aganaayamba okulwanyisa okusaasana...

Omusumba Kaggwa ng'asala keeki n'abamu ku bataka b'ekika ky'Embogo.

Katikkiro Mayiga alabudde a...

EBYA poliisi okukuba omukka ogubalagala ku mukolo gw'abeekika kye Embogo biranze, Mmengo bw'etadde Gavumenti ku...

Abaserikale nga batwala omuvubuka gwe baakutte.

Ababazzi ku Bbiri bataayizz...

ABABAZZI b'oku Bbiri bataayizza abavubuka abagambibwa okuba mu kabinja akatigomya abantu ne babakuba.  Akabinja...

Minisita Kasolo ng'ayogera

Kampala mugigye mu by'obufu...

Minisita omubeezi ow'ebyensimbi n'ebibiina by'obwegassi Kyeyune Haruna Kasolo, yennyamidde olwabantu abafudde Kampala...