TOP

Oluyimba lw'eggwanga lugenda lutya?

Added 25th May 2015

Ssenga njagala kunjigiriza bwe bayimba oluyimba lw’eggwanga. Mwana wange kino nga kizibu! Okusookera ddala nze simanyi lulimi lwe mukozesa ne munno?

Ssenga njagala kunjigiriza bwe bayimba oluyimba lw’eggwanga. 

Mwana wange kino nga kizibu! Okusookera ddala nze simanyi lulimi lwe mukozesa ne munno?

Ekyokubiri simanyi bigambo bisobola kusanyusa munno, n’ekisembayo bw’osanyuka ani akubuulira ebigambo by’olina okwogera?

Mwana wange olina kuyiya ebigambo ebisanyusa munno okuwulira mu kiseera ekyo.

Ekirala abakyala bangi balimba abasajja mu kwegatta nga babalaga nti bye bakola bireeta essanyu era ne bayimba obuyimba naye nga bwa bulimba.

Kale mwana wange gezaako okulaga ekyo ky’owulira naye tolimba. 

 

Oluyimba lw’eggwanga lugenda lutya?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...

Abazigu balumbye ekigo ne b...

Abazigu ababadde n'ebijambiya, emitayimbwa saako ennyondo bazinze ekigo kya Kabulamuliro Catholic Parish, ne bamenya...